VIDIYO! Ssebunya awadde Rema ekirabo kya 2020 wakati mu laavu, alaze lwaki Eddy Kenzo yali tamusobola

VIDIYO! Ssebunya awadde Rema ekirabo kya 2020 wakati mu laavu, alaze lwaki Eddy Kenzo yali tamusobola

Omuyimbi Rema Namakula alaze nti laavu wakati we ne bba Dr. Hamzah Ssebunya eri ggiya nnene era talina kwejjusa kwonna kusuulawo ddya lya Eddy Kenzo wadde yali amulinamu omwana.

Rema ali mu bufumbo ne Dr. Ssebunya okuva nga 14, November, 2019 lwe yamwanjula mu bazadde e Nabbingo ku lwe Masaka kyokka kigambibwa tanafuna lubuto.

Oluvanyuma lw’okuyingira omwaka 2020, Rema alaze nti yafunye ebimuli by’omukwano okuva eri bba Dr. Ssebunya ssaako ne keeci era olw’essannyu, addukiddewo ku mukutu ogwa Instagram okulaga ensi nti laavu wakati we ne bba eri mu bbire.

 

View this post on Instagram

Happy New year 🌟

A post shared by Rehemah Namakula 🇺🇬 (@remah001) on

The post VIDIYO! Ssebunya awadde Rema ekirabo kya 2020 wakati mu laavu, alaze lwaki Eddy Kenzo yali tamusobola appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "VIDIYO! Ssebunya awadde Rema ekirabo kya 2020 wakati mu laavu, alaze lwaki Eddy Kenzo yali tamusobola"

Post a Comment