
ESSANYU! Col. Kaka Bagyenda eyagobeddwa mu ISO agudde mu bintu, Pulezidenti Museveni amuwadde ogufo ogusava okulumya abayaaye
Baca Juga
- Pastor Julie Mutesasira Finally Weds Wife In Pompous Ceremony After ‘She Said Yes’
- AUDIO: John Blaq Wakes Up From Music Slumber As Star Singer Drops New Hair Lifting Banger ‘Don’t Be Like’
- TUBIKOOYE! Obuganda butabukidde Poliisi olwa ttiyaggaasi, Kattikiro Peter Mayiga alangiridde ekiddako mu bukambwe
Kyaddaki Col. Frank Kaka Bagyenda eyabadde akulira bambega b’ekitongole ekikettera munda mu ggwanga ekya ISO agudde mu bintu.
Col. Bagyenda yagobeddwa mu ISO ku ntandiikwa y’omwezi guno ogwa October, 2020 kyokka alondeddwa nga Ambasadda wa Uganda mu ggwanga erya Angola.
Okusinzira ku nsonda ezesigika, Col. Bagyenda asindikiddwa mu kibuga Luanda oluvanyuma lwa Uganda okuggulawo ekitebe mu ggwanga erya Angola.
Oluvanyuma lwa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni okugoba Col. Bagyenda mu ISO, yamusikizza Lt.Col. Charles Oluka.
The post ESSANYU! Col. Kaka Bagyenda eyagobeddwa mu ISO agudde mu bintu, Pulezidenti Museveni amuwadde ogufo ogusava okulumya abayaaye appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "ESSANYU! Col. Kaka Bagyenda eyagobeddwa mu ISO agudde mu bintu, Pulezidenti Museveni amuwadde ogufo ogusava okulumya abayaaye"
Post a Comment