MC Kats abyonoonye, ayogedde amazima ku bulamu bwa mukyala we Fille, alabudde bannayuganda era aleese bwiino yenna

MC Kats abyonoonye, ayogedde amazima ku bulamu bwa mukyala we Fille, alabudde bannayuganda era aleese bwiino yenna

Edrine Katamba amanyikiddwa nga MC Kats avuddeyo ku bulamu bwa bakyala be bonna n’abaana be, oluvanyuma lw’okulangirira nti alina akawuka akaleeta siriimu.
MC Kats yalangiridde nti abadde ne sirimu emyaka 8 era abadde ku ddagala ly’ekinnansi kyokka ayongedde kunafuwa mu kiseera kino.
Agamba nti yalangiridde kuba sirimu alina eddagala, talinga Kansa oba ndwadde ya sukkali.

Mc Kats agamba nti wadde ye mulwadde, abaana be bonna balamu bulungi nnyo ate n’abakyala abamuzaalira bonna balamu bulungi nnyo.

Ebigambo bye, kabonero akalaga nti ne mukyala we omuyimbi Fille Mutoni talina sirimu era talina kutya kwonna wadde berigomba emirundi egisukka mu 1000.

The post MC Kats abyonoonye, ayogedde amazima ku bulamu bwa mukyala we Fille, alabudde bannayuganda era aleese bwiino yenna appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "MC Kats abyonoonye, ayogedde amazima ku bulamu bwa mukyala we Fille, alabudde bannayuganda era aleese bwiino yenna"

Post a Comment