Zuena alaze lwaki Bebe Cool ye musajja yekka ali mu bulamu bwe, ayogedde amazima lwaki yakyawa 31, December, buli mwaka
Kyaddaki Zuena Kirema alaze lwaki bba Bebe Cool ye musajja yekka ali mu bulamu bwe.
Zuena agamba nti mu bulamu bwe, yakyawa olunnaku lwa 31, December buli mwaka kuba bba Bebe Cool lwe lunnaku lwasinga okweyambisa bodaboda okusobola okuyimba mu bivvulu byonna mu bitundu bya Kampala eby’enjawulo.
Agamba nti Bebe Cool musajja wanjawulo nnyo kuba alinnya bodaboda ezisukka 20 okwewala akalipagano k’ebidduka mu Kampala n’okutuuka mu bivvulu mu budde.
Zuena era asobodde okusiima taata w’abaana Bebe Cool okukola ennyo okusobola okuteeka emmere ku mmeeza n’okulabirira famire yonna era amwenyumirizaamu nnyo.
Zuena agamba nti, “31st-December always brings anxiety, worry,stress to me because this is one of the busiest days for my husband. It’s always a normal day till 6pm when he leaves the cars home & jumps on a bike, he usually hires almost 20 bikes for him,his bodyguards & friends then heads out for his performances in different parts of Kampala. This is done in order for him to beat the crazy Traffic that the day comes with & also to be at each venue at a particular time that he planned with the organisers. Today being the crazy day,am here to thank Tata Wa Baana for the effort he puts in his work in order for us to have a good meal & all Bills paid. We are so proud of you not only today but everyday. This goes out to all the hardworking fathers & mothers all over the world,thank you for taking up your responsibilities.
Happy New Year fam
Allah bless you all“.
The post Zuena alaze lwaki Bebe Cool ye musajja yekka ali mu bulamu bwe, ayogedde amazima lwaki yakyawa 31, December, buli mwaka appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "Zuena alaze lwaki Bebe Cool ye musajja yekka ali mu bulamu bwe, ayogedde amazima lwaki yakyawa 31, December, buli mwaka"
Post a Comment