LABA ESSANNYU! Bebe Cool awadde MC Kats omulimu okunoonya ssente ezirabirira famire n’okwejjanjaba, amutaddeko akakwakulizo akakambwe

LABA ESSANNYU! Bebe Cool awadde MC Kats omulimu okunoonya ssente ezirabirira famire n’okwejjanjaba, amutaddeko akakwakulizo akakambwe

Kyaddaki Omuyimbi Bebe Cool alangiridde okuyamba Edrine Katamba amanyikiddwa nga MC Kats singa anaakakasa nti ddala alina akawuka akaleeta siriimu.
MC Kats yalangiridde nti abadde ne sirimu emyaka 8 era abadde ku ddagala ly’ekinnansi kyokka ayongedde kunafuwa.

Wabula Bebe Cool agambye nti wadde akatambi kalaga nti MC Kats yalangirira nti alina sirimu, tekimala kumatiza bannayuganda bonna.
Bebe Cool agamba nti singa MC Kats akiriza okuvaayo mu lwatu, ye mwetegefu okumuwa obwa Ambasadda bwa kafuba (Tuberculosis TB).

The post LABA ESSANNYU! Bebe Cool awadde MC Kats omulimu okunoonya ssente ezirabirira famire n’okwejjanjaba, amutaddeko akakwakulizo akakambwe appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "LABA ESSANNYU! Bebe Cool awadde MC Kats omulimu okunoonya ssente ezirabirira famire n’okwejjanjaba, amutaddeko akakwakulizo akakambwe"

Post a Comment