BUSUNGU BWA WAAYA! Kyaddaki omuyimbi Weasel ayogedde omuwendo gw’abaana omutuufu gw’alina, alaze lwaki alina okuzaala ennyo
Kyaddaki omuyimbi Douglas Mayanja amanyikiddwa nga Weasel Manizo ayogedde omuwendo gw’abaana omutuufu gw’alina mu nsi.
Weasel agamba nti bannayuganda bamwogeddeko ebigambo eby’enjawulo nti musajja mwenzi, alina abakyala ab’enjawulo ssaako n’abaana era mu bakyala ab’enjawulo.
Wabula Weasel bw’abadde ayogerako naffe agambye nti, “nze mu nsi nina abaana bana (4) bokka era singa wabaayo omukyala yenna alina omwana wange mundetere“.
0 Response to "BUSUNGU BWA WAAYA! Kyaddaki omuyimbi Weasel ayogedde omuwendo gw’abaana omutuufu gw’alina, alaze lwaki alina okuzaala ennyo"
Post a Comment