LABA OMUHABATI! Kyaddaki Zahara Totto ayogedde amazima lwaki ali mu laavu n’omulenzi omuto, waaya emutuuse mu busomyo nasiima

LABA OMUHABATI! Kyaddaki Zahara Totto ayogedde amazima lwaki ali mu laavu n’omulenzi omuto, waaya emutuuse mu busomyo nasiima

Kyaddaki munnamawulire wa NBS TV Zahara Nalumansi amanyikiddwa nga Zahara Totto alaze lwaki ali mu laavu n’omulenzi Reuben Robert.
Kigambibwa Reuben ye nnanyini University of Pain Fitness Foundation ate mbu alina Kampuni za ‘betting’ mu Uganda.
Sabiti eno, Zahara yavuddeyo okulaga ensi nti ali mu laavu ne Reuben oluvanyuma lw’okwawukana ne Don Solomon.

Zahara ne Don Solomon nga bakyali mu laavu
Zahara ne Don Solomon nga bakyali mu laavu

Wabula Zahara, asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okulaga ensi lwaki Reuben ye musajja yekka mu kiseera kino ali ku ntobo y’omutima gwe.
Zahara agambye nti, “Oohh Bby I cant leave without you nga sinafa, Mbu wama bino byebibaluma?”.

The post LABA OMUHABATI! Kyaddaki Zahara Totto ayogedde amazima lwaki ali mu laavu n’omulenzi omuto, waaya emutuuse mu busomyo nasiima appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "LABA OMUHABATI! Kyaddaki Zahara Totto ayogedde amazima lwaki ali mu laavu n’omulenzi omuto, waaya emutuuse mu busomyo nasiima"

Post a Comment