BAMBI! Omuwala awunze omusajja bw’amukubye waaya yinki 8 ekiro kyonna mu loogi, vuvuzera egudde olubege

BAMBI! Omuwala awunze omusajja bw’amukubye waaya yinki 8 ekiro kyonna mu loogi, vuvuzera egudde olubege

Omukyala atamanyikiddwa asangiddwa mu loogi ng’awunze oluvanyuma lw’okunyumya akaboozi n’omusajja ekiro kyonna mu ggwanga erya Nigeria mu kibuga Lagos.

Omuwala agamba nti ye Abigal myaka 25 nga mu loogi, yazze n’omusajja omufumbo okwesanyusaamu kyokka omusajja amudduseeko nga tamuwadde wadde 100.

Kigambibwa, omusajja aliko ebintu byeyakozesezza okunyumya akaboozi nga takoowa, omuwala kwe kuwunga.

Mu loogi, asangiddwa abakozi nga yenna ali bwereere, kwekutegeeza nti asaba kuyambibwa nga yenna alumizibwa mu bitundu byekyama kuba omusajja yabadde munene obusajja ate nga buwanvu.

Abigal nga bwe yeeyita agamba nti omusajja abadde muganzi we okumala sabiti 3 nga balabagana kiro era abadde tannamumanya mannya ng’amuyita ‘Dear’.

The post BAMBI! Omuwala awunze omusajja bw’amukubye waaya yinki 8 ekiro kyonna mu loogi, vuvuzera egudde olubege appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "BAMBI! Omuwala awunze omusajja bw’amukubye waaya yinki 8 ekiro kyonna mu loogi, vuvuzera egudde olubege"

Post a Comment