BAMBI! Kenzo ayogeddeko eri eggwanga oluvanyuma lw’okudda awaka, musanyufu nnyo olwa Gavumenti ya Pulezidenti Museveni
Omuyimbi Eddy Kenzo asiimye Gavumenti ya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni olw’entekateeka ennungi okuzza bannayuganda awaka abali bakwamidde mu nsi z’ebweru olwa Covid-19.
Kenzo yatuuse mu Uganda ku Lwokutaano oluvanyuma lwe myezi 4 ng’akwamidde mu ggwanga erya Ivory Coast olw’omuggalo gwa Covid-19 gye yali agenze okuyimba.
Oluvanyuma lw’okudda mu Uganda, Kenzo yatwaliddwa mu Kalantini okumala ennaku 14 okumwekebejja abasawo oba talina Covid-19.
Wabula Kenzo asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okwebaza Gavumenti ya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Ennyonyi ya Uganda airlines n’abakulu ba ‘Task Force’ abali ku mulimu gw’okulwanyisa Covid-19 mu Uganda olw’ntekateeka ennungi okuyamba okukomyawo bannayuganda okuva mu nsi z’ebweru.
Kenzo era asiimye abawagizi be abaali bagenze ku kisaawe Entebbe okumwaniriza newankubadde yatuuka kikeerezi ate nga balina okumutwala mu Kalantini.”Fellow Ugandans, I greet you in the name of Allah and the almighty God. Today, I and other Ugandans arrived safely at the Entebbe International Airport aboard Uganda Airlines.
First and foremost, I thank God for enabling me to come back home safely. This all seemed like a far fetched possibility but by His Grace, I and very many Ugandans have been repatriated back home safely.
I would like to thank everyone that pushed and prayed for my return. Your efforts are greatly appreciated, May Allah bless you all abundantly.
To my Big talent family, Eddy Kenzo fans and the media that came to the airport, I recognize your efforts and the love you showed me yesterday despite my delay.
I also want to congratulate the Ugandan Government, the Uganda Airlines and the Task Force and its members for an extremely efficient and professional undertaking of this whole repatriation process.
To all my friends, fans, and family that supported me in Abidjan, I am forever indebted to you for your support and for making my stay worth while throughout the time I was in your country.
I’ve been placed under quarantine for 14 days as per the standard precautionary measures but I am hopeful that I will be reunited with all of you very soon.
I appeal to you all to stay safe and take Covid-19 seriously. For God and My Country“.
The post BAMBI! Kenzo ayogeddeko eri eggwanga oluvanyuma lw’okudda awaka, musanyufu nnyo olwa Gavumenti ya Pulezidenti Museveni appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "BAMBI! Kenzo ayogeddeko eri eggwanga oluvanyuma lw’okudda awaka, musanyufu nnyo olwa Gavumenti ya Pulezidenti Museveni"
Post a Comment