Omuwala abadde alagira omwana myaka 3 okumukomba ebitundu by’ekyama akwattiddwa, asangiddwa awanise ebbakuli mu bwengula
Omuwala myaka 27 abadde omukozi w’awaka asindikiddwa ku Limanda okutuusa nga 15, April, 2020 ku misango gy’okusobya ku mwana omulenzi myaka 3.
Esther Owolabi, asindikiddwa mu kkomera mu maserengeta eggwanga erya Nigeria mu ssaaza lye Ogun.
Okusinzira ku ludda oluwaabi Omuwala yakwattiddwa ku Lwokubiri nga 25, February, 2020, oluvanyuma lw’omwana, okutegeeza abazadde nti alumizibwa ebitundu by’ekyama.
Omwana, yategeezeza nnyina nti Owolabi abadde amukozesa, okumala emyezi egiwere ssaako n’okumulagira okumukomba ebitundu by’ekyama buli lunnaku.
Oludda oluwaabi, lukyanoonyereza era omulamuzi kwekusindika Owolabi mu kkomera okutuusa nga 15, April, 2020.
The post Omuwala abadde alagira omwana myaka 3 okumukomba ebitundu by’ekyama akwattiddwa, asangiddwa awanise ebbakuli mu bwengula appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "Omuwala abadde alagira omwana myaka 3 okumukomba ebitundu by’ekyama akwattiddwa, asangiddwa awanise ebbakuli mu bwengula"
Post a Comment