Makerere efulumizza Pulogulamu yonna ey’okutikkira abayizi okuva 14 – 17, Janwali, 2020

Makerere efulumizza Pulogulamu yonna ey’okutikkira abayizi okuva 14 – 17, Janwali, 2020

Kyaddaki yunivasite y’e Makerere efulumizza entekateeka y’okutikkira abayizi mu mwaka gunno ogwa 2020.

Okusinzira ku mwogezi wa Yunivasite Dr Muhammad Kiggundu Musoke, emikolo gy’okutikkira abayizi abasukka 13,000 gitandiika ku Lwokubiri nga 14, okutuusa ku Lwokutaano nga 17, omwezi gunno ogwa Janwali.

Pulogulamu eraga nti

Ku Lwokubiri nga 14, Janwali, 2020

College of Agricultural and Environmental Sciences

  • College of Natural Sciences
  • College of Education and External Studies
  • College of Health Sciences

Ku Lwokusatu nga 15, Janwali, 2020

College of Business and Management Sciences

  • College of Computing and Information Sciences
  • College of Veterinary Medicine, Animal Resources and Bio-security

Ku Lwokuna nga 16, Janwali, 2020

Makerere University Business School

Ku Lwokutaano, nga 17, Janwali, 2020

College of Engineering, Design, Art and Technology

  • College of Humanities and Social Sciences
  • School of Law.

Abayizi 13,509 bebageenda okutikkirwa okufuna ebbaluwa ez’enjawulo nga kubbo ebitundu 50.5% bawala ate 49.5% balenzi.

The post Makerere efulumizza Pulogulamu yonna ey’okutikkira abayizi okuva 14 – 17, Janwali, 2020 appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Makerere efulumizza Pulogulamu yonna ey’okutikkira abayizi okuva 14 – 17, Janwali, 2020"

Post a Comment