Jazmine akunamidde abasajja ku Beach ne yewaana, baddukidde mu mazzi okutaasa embeera nga waaya zikubye saluti

Jazmine akunamidde abasajja ku Beach ne yewaana, baddukidde mu mazzi okutaasa embeera nga waaya zikubye saluti

Omuyimbi Lydia Jazmine alaze nti mu Uganda y’omu ku bakyala abaliko mu kiseera kino abategeera okulya ssente.
Olunnaku olw’eggulo, bangi ku bannayuganda baabadde mu kunoonya ssente nga Jazmine ali mu bitundu bye Ntebe ku Beach, alya bulamu.

Jazmine mu ngeri y’okwebuuza, yalaze nti tewali muntu yenna ayinza kumulemesa kulya bulamu ku Mmande wadde lunnaku lwa kukola, “Who Said You Can’t Beach On Monday?!”

Mungeri y’emu agamba nti yabadde alina okugenda ku Beach okwewumuzaako, okuwumuza ebirowoozo, okufuna akadde akalowooza n’okuwumula ku biwogana mu Kampala, “Refresh, Rethink, Reset. Me Time Today. Needed A Break Away From The Kla Noise, Fresh And Ready To Start On That New Chapter! A Great Week To You Loves..“.

The post Jazmine akunamidde abasajja ku Beach ne yewaana, baddukidde mu mazzi okutaasa embeera nga waaya zikubye saluti appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Jazmine akunamidde abasajja ku Beach ne yewaana, baddukidde mu mazzi okutaasa embeera nga waaya zikubye saluti"

Post a Comment