Kyaddaki Douglas Lwanga ayogedde amazima ku mbeera ya mukwano gwe MC Kats, aleese bwiino yenna

Kyaddaki Douglas Lwanga ayogedde amazima ku mbeera ya mukwano gwe MC Kats, aleese bwiino yenna

Kyaddaki Douglas Lwanga avuddeyo ku nsonga za mukwano gwe Edwin Katamba amanyikiddwa nga MC Kats.
Douglas ne MC Kats bonna bakozi ku NBS TV mu Pulogulamu After 5 ate baali bombi ku NTV.
MC Kats yalangiridde nti mulwadde wa sirimu era ali ku ddagala kyokka okulangirira kwe, kulabika nti kwakosezza nnyo famire ye omuli abaana be ssaako ne mukyala we omuyimbi Fille Mutoni.

The post Kyaddaki Douglas Lwanga ayogedde amazima ku mbeera ya mukwano gwe MC Kats, aleese bwiino yenna appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Kyaddaki Douglas Lwanga ayogedde amazima ku mbeera ya mukwano gwe MC Kats, aleese bwiino yenna"

Post a Comment