ONZITA! Omusirikale akwattiddwa ng’ali mu kaboozi n’omulwadde wa Covid-19, amukubye waaya mu kawompo ka vuvuzera nakuba omulanga

ONZITA! Omusirikale akwattiddwa ng’ali mu kaboozi n’omulwadde wa Covid-19, amukubye waaya mu kawompo ka vuvuzera nakuba omulanga

Poliisi etandiise okunoonyereza ku misirikale waabwe ku misango gy’okunyumya akaboozi n’omulwadde wa Covid-19 ku ttendekero ly’obulimi erya Agricultural Training Centre, Busia.

Omusirikale n’omulwadde omukyala basangiddwa lubona nga basinda omukwano era kigambibwa omusirikale yakase omukyala, ekintu ekimenya amateeka.

Omu ku basirikale e Busia Jeff  Obondo agamba nti musirikale munne Emmanuel Ng’etich yasangiddwa ng’ali mu kaboozi mu kiseera ky’okukola ku ssaawa nga 4 ez’ekiro ku Lwokutaano.

Obondo agamba nti oluvanyuma lw’okusanga mukwano gwe Ng’etich mu kaboozi, yakwattiddwa era naye yagiddwako ‘sampo’ okumwekebejja Covid-19.

Agamba nti okunoonyereza kutandikiddewo ku musirikale mukwano gwe Ng’etich.

Bigiddwa ku K24

The post ONZITA! Omusirikale akwattiddwa ng’ali mu kaboozi n’omulwadde wa Covid-19, amukubye waaya mu kawompo ka vuvuzera nakuba omulanga appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "ONZITA! Omusirikale akwattiddwa ng’ali mu kaboozi n’omulwadde wa Covid-19, amukubye waaya mu kawompo ka vuvuzera nakuba omulanga"

Post a Comment