
KIWEDDE! Bobi Wine aleese emekete y’omukyala okulwanyisa Dr. Stella Nyanzi ne Nabirah ku ky’omubaka omukyala mu Kampala, alangiridde ekiddako
Baca Juga
- AUDIO: John Blaq Wakes Up From Music Slumber As Star Singer Drops New Hair Lifting Banger ‘Don’t Be Like’
- TUBIKOOYE! Obuganda butabukidde Poliisi olwa ttiyaggaasi, Kattikiro Peter Mayiga alangiridde ekiddako mu bukambwe
- ESSANYU! Col. Kaka Bagyenda eyagobeddwa mu ISO agudde mu bintu, Pulezidenti Museveni amuwadde ogufo ogusava okulumya abayaaye
Omubaka we Kyadondo East mu Palamenti Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) aleese emekete y’omukyala omu ku bannamateeka be mu kisinde kya People Power Shamim Malende okuvuganya ku ky’omubaka omukyala owa Kampala mu kulonda kwa 2021.

Malende agamba nti obuyinza buli mu bantu, era avuddeyo okugenda mu Palamenti okuyamba abantu ab’enjawulo n’okusingira ddala abanyigirizibwa mu nsonga z’amateeka.
Malende okuvaayo, kiraga nti amaliridde okuvuganya eyali omusomesa ku yunivaasite y’e Makerere munna FDC Dr. Stella Nyanzi n’omubaka wa Palamenti ali mu ntebe mu kiseera kino Nabirah Ssempala.
The post KIWEDDE! Bobi Wine aleese emekete y’omukyala okulwanyisa Dr. Stella Nyanzi ne Nabirah ku ky’omubaka omukyala mu Kampala, alangiridde ekiddako appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "KIWEDDE! Bobi Wine aleese emekete y’omukyala okulwanyisa Dr. Stella Nyanzi ne Nabirah ku ky’omubaka omukyala mu Kampala, alangiridde ekiddako"
Post a Comment