LABA WORK! Yiino vidiyo ya FreeBoy ne Winnie Nwagi ‘Kwata Essimu’, ono omwana agonda ekiwato
Kyaddaki Omuyimbi FreeBoy ne Winnie Nwagi bafulumizza vidiyo y’oluyimba ‘Kwata Essimu’ wakati nga bannayuganda bali ku muggalo gwa Kolona.
Mu vidiyo, Nwagi alaze nti ddala muyimbi wanjawulo nnyo kuba alina eddoboozi eddungi, ayimba bulungi ate agonda ekiwato.
Ate n’omuyimbi FreeBoy naye alaze nti wanjawulo nnyo ku bayimbi abalala mu Uganda kuba naye alina ennyimba ye, eyawukana nnyo ku balala.
Vidiyo
The post LABA WORK! Yiino vidiyo ya FreeBoy ne Winnie Nwagi ‘Kwata Essimu’, ono omwana agonda ekiwato appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "LABA WORK! Yiino vidiyo ya FreeBoy ne Winnie Nwagi ‘Kwata Essimu’, ono omwana agonda ekiwato"
Post a Comment