ESSANNYU LY’OKU NSI! Bibiino ebiyamba omusajja n’omukyala okutuuka bombi ku ntikko mu kiseera kino ekya Kalantini

ESSANNYU LY’OKU NSI! Bibiino ebiyamba omusajja n’omukyala okutuuka bombi ku ntikko mu kiseera kino ekya Kalantini

Mu kiseera kino ng’abantu bali mu Kalantini ng’emu ku ngeri y’okutangira ssennyiga omukambwe Covid-19 okusasaana, Ssenga Kawomera agamba nti mu kiseera kino bangi ku baagalana balina ebiseera bingi okunyumya akaboozi kuba y’emu ku ngeri y’okwewumuza.

Ssenga Kawomera agamba nti mu kaboozi, omusajja n’omukyala bombi okutuuka ku ntikko, ly’essannyu ly’omu kisenge mu nsi yonna wadde abamu tebafaayo ku banaabwe.

Bw’abadde awayamu naffe, Ssenga Kawomera alambuludde engeri mukaaga (6) ezisobola okuyamba abaagalana bombi okutuuka ku ntikko.

1 – Munno mugambe nti oyagala mutuukire wamu ku ntikko. Kino bw’anaakimanyirawo nga mwakatandika, ajja kukiteeka mu bwongo era mujja kulaba nga kituukiridde era nga munyumiddwa mwenna.

The post ESSANNYU LY’OKU NSI! Bibiino ebiyamba omusajja n’omukyala okutuuka bombi ku ntikko mu kiseera kino ekya Kalantini appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "ESSANNYU LY’OKU NSI! Bibiino ebiyamba omusajja n’omukyala okutuuka bombi ku ntikko mu kiseera kino ekya Kalantini"

Post a Comment