ONO AWEDDE! Gen Tumukunde ali mu kkomera ku misango emikabwe, Omukozi abyogedde mu bannamawulire

ONO AWEDDE! Gen Tumukunde ali mu kkomera ku misango emikabwe, Omukozi abyogedde mu bannamawulire

Munnamaggye eyawummula Lt. Gen Henry Tumukunde ali mu kkomera mu kiseera kino ku misango  egitamanyiddwa.

Tumukunde yakwattiddwa akawungeezi k’olunnaku olw’eggulo ku ssaawa nga 2 ez’ekiro okuva ku offisi ye e Kololo.

Okusinzira ku Abby Muwonge omu ku bakozi ba Tumukunde, mukama we yakwattiddwa ebitongole by’okwerinda ebyenjawulo nga bikulembeddwamu akulira bambega ba poliisi, Grace Akullo.

Muwonge agamba nti ekiwandiiko ekyakwasiddwa mukama we Tumukunde, kiraga nti yaguddwako emisango egy’enjawulo omuli n’okulya mu nsi ye olukwe.

The post ONO AWEDDE! Gen Tumukunde ali mu kkomera ku misango emikabwe, Omukozi abyogedde mu bannamawulire appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "ONO AWEDDE! Gen Tumukunde ali mu kkomera ku misango emikabwe, Omukozi abyogedde mu bannamawulire"

Post a Comment