MUTUSABIRE! Davido ayogedde amazima ku bulamu bwe oluvanyuma lwa mukyala we okukwatibwa ekirwadde kya CoronaVirus

MUTUSABIRE! Davido ayogedde amazima ku bulamu bwe oluvanyuma lwa mukyala we okukwatibwa ekirwadde kya CoronaVirus

Omuyimbi Omunigeria David Adedeji Adeleke amanyikiddwa nga Davido asobeddwa olwa mukyala we amanyiddwa nga Choma azuliddwa nga alina ekirwadde ki Covid-19 ekisaasanyizibwa akawuka ka CoronaVirus.

Davido yasobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram, okutegeeza abawagizi be nti emabegako ye ne mukyala we baaliko ebweru w’eggwanga nga Davido agamba nti yalina ebivvulu eby’enjawulo mu ggwanga erya America ne bisazibwamu ate ye mukyala we Choma yali mu ggwanga erya Bungereza mu kibuga London n’omwana waabwe.

 

She is now being quarantined and I have also gone into full self isolation for the minimum 14 days. I want to use this opportunity to thank you all for your endless love and prayers in advance and to urge everyone to please stay at home as we control the spread of this virus! Together we can beat this“.

The post MUTUSABIRE! Davido ayogedde amazima ku bulamu bwe oluvanyuma lwa mukyala we okukwatibwa ekirwadde kya CoronaVirus appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "MUTUSABIRE! Davido ayogedde amazima ku bulamu bwe oluvanyuma lwa mukyala we okukwatibwa ekirwadde kya CoronaVirus"

Post a Comment