Zuena atadde Bebe Cool ku nninga okuteeka omuyimbi we ku ‘List’, amuwadde kifo kya 15 olw’okutya okumuma akaboozi

Zuena atadde Bebe Cool ku nninga okuteeka omuyimbi we ku ‘List’, amuwadde kifo kya 15 olw’okutya okumuma akaboozi

Omuyimbi Bebe Cool alaze nti mukyala we Zuena y’omu ku bawagizi b’omuyimbi omukyala Recho Ray kuba amattira nnyo ennyimba ze.

Bebe Cool bwe yabadde afulumya ‘List’ abakoze obulungi mu mwaka 2019, Recho Ray yamuwadde kifo kya 15 n’agaamba nti ne Zuena yamulonze, “Recho Ray (Guma Bakunyige, Kigwa, Bwogaana ft Winnie Nwagi). She is my best new female entrant with great attitude and for now she is in her own league as a female rapper. She is Zuena’s choice too“.

Bebe Cool ng’omusajja omulala yenna, alina okunoonya engeri yonna okuwa omukyala essannyu kuba ayinza okwekyangira mu nsonga z’omu Kisenge era yabadde alina okuwa Recho Ray ekifo, okusobola okuwa Zuena essannyu.

Omwaka 2019, Recho Ray akoze nnyo okuvuganya mu kisaawe ky’okuyimba olw’ennyimba ze n’okusingira ddala Guma Bakunyige ne Bwogaana era yabadde agwanidde okuba ku ‘List’ kyokka Bebe Cool okugamba nti muntu wa Zuena ku bayimbi bonna abali ku ‘List’ kireseewo ekibuuzo.

List ya Bebe Cool

1. John Black
2. Sheebah Kalungi
3. Spice Diana
4. Vinka
5. Bebe Cool
6. Cindy
7. Fik Fameika
8. Grenade
9. Pallaso
10. Kent & Flossy
11. Daddy Andre
12. Eddy Kenzo
13. Levixone
14. B2C (Gutujja ft. Rema)
15. Recho Ray
16. Carol Kasiita
17. Fefe Busi
18. Ricky Man
19. Big Trill
20. Tonix
21. Beenie Gunter
22. VIP Jemo
23. Fresh Kid
24. 24. Fresh Daddy was the JOKE OF THE YEAR
25. Suspekt Leizor
26. Winnie Nwagi
27. King Saha
28. Apass

The post Zuena atadde Bebe Cool ku nninga okuteeka omuyimbi we ku ‘List’, amuwadde kifo kya 15 olw’okutya okumuma akaboozi appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Zuena atadde Bebe Cool ku nninga okuteeka omuyimbi we ku ‘List’, amuwadde kifo kya 15 olw’okutya okumuma akaboozi"

Post a Comment