Wuuno omuwala aleese bwiino yenna lwaki Bobi Wine tagwanidde kulembera Uganda, awadde ensonga 36 ezitabudde aba People Power

Wuuno omuwala aleese bwiino yenna lwaki Bobi Wine tagwanidde kulembera Uganda, awadde ensonga 36 ezitabudde aba People Power

Oluvanyuma lw’omubaka we Kyadondo East mu Palamenti Robert Kyagulanyi amanyikiddwa nga Bobi Wine okulaga nti yegwanyiza obukulembeze bw’eggwanga, nate mwanamuwala Jozfin Amooti alaze nti tagwanidde.

Bobi Wine mu kiseera kino ye mukulembeze w’ekisinde ki People Power era agamba nti 2021, alina okuvuganya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku bwa Pulezidenti.

Wabula Jozfin Amooti agamba nti Pulezidenti Museveni tasobola kutya Bobi Wine ng’omuntu asobola okumuggya mu buyinza.
Jozfin agamba nti wadde Bobi Wine yegwanyiza obukulembeze bw’eggwanga, alina okuwa Pulezidenti Museveni ekitiibwa kuba musajja mukulu ate yatuuka dda okumuzaala , alina okukomya okumuyita nga mutabani we.

Mungeri y’emu Jozfin awadde Bobi Wine amagezi okusigala ng’omubaka wa Palamenti e Kyadondo n’okuyimba kuba ebyafaayo biraga nti tosobola kuva gy’ovudde n’okulembera abantu kuba bannayuganda ssi basiru.
Agamba nti Bobi Wine alemeddwa okuyamba abavubuka b’omu Ghetto nga Ghetto Pulezidenti, ekiraga nti tasobola kuyamba ggwanga.

 

Ku Instagram agambye nti, “Banange bobi tulekeemu, His excellence Yoweri Kaguuta Museveni can never fear abrat lyk u, which kind of a president are u that can’t give a sensible en peaceful speech,we all know u want to contest 2021 ,but pliz try to respect our president, u call him museveni as if he is ur son, try to address him in a respectful manner, the fact remains he is still your president, what I know mzeei is someone u can’t scare, how can someone with no military skills scare alion(simba), I WD advise u to be contented with ur kyadondo position en music, all presidents have a history,u can’t come out of the blue en rule us, Ugandans are not stupid, if u failed to control the ghetto youths as aghetto president ,hau will u manage the whole country, if unemployment is the major problem among the youths, do u want to tell us that u will make sure all of us get jobs, I want u to know that all the problems your talking abt ,simanyi unemployment, corruption, they are general all over the world, so try to respect the Man, which image are u showing by inciting violence,pipo are being arrested ,others lose their lives becoz of you,copy from other opposition leaders, I luv ur music so much ,Before thinking abt the entire country,first manage kyadondo. We are tired of ur nagging talks all over social media, self respect first , and then respect the big man ,everything will be ouk for u,en stop consoling yourself His excellence can’t fear someone lyk u, he is alion ,ur not his match, # respect Hon kyagulanyi ssentamu“.

The post Wuuno omuwala aleese bwiino yenna lwaki Bobi Wine tagwanidde kulembera Uganda, awadde ensonga 36 ezitabudde aba People Power appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Wuuno omuwala aleese bwiino yenna lwaki Bobi Wine tagwanidde kulembera Uganda, awadde ensonga 36 ezitabudde aba People Power"

Post a Comment