VIDIYO! Winnie Nwagi asabbalaza bakabasajja mu kiro, anyeenyeza entwingiri waaya ne zikuba saluti mu bikomera by’empale

VIDIYO! Winnie Nwagi asabbalaza bakabasajja mu kiro, anyeenyeza entwingiri waaya ne zikuba saluti mu bikomera by’empale

Omuyimbi Winnie Nwagi alaze nti mu Uganda y’omu ku bakyala abayimbi abalina talenti y’okuyimba n’okuzina, ekimufudde omu ku bayimbi abasinga okukuba emiziki mu ggwanga.

Mu kiro ekikeseza olwa leero, Nwagi abadde ku Vegas Chillout Kawempe ku luguudo lwe Tula, Kampala era azinye n’asabbalaza bakabasajja ababadde bazze mu bungi okulya obulamu olw’engeri gy’abadde akyusaamu ekiwato ne banne ku siteegi.

Ku siteegi, Nwagi akubye ennyimba ez’enjawulo omuli Musawo, Amaaso, Fire Dancer, Matala n’endala era alaze nti ddala mukyala alina ekitone ky’okuyimba kuba akubye omuziki, abadigize abazze mu kivvulu ne bamatira.

 

View this post on Instagram

Am your super 🌟 🔥Bby

A post shared by WINNIE NWAGI (@winnienwagi) on

The post VIDIYO! Winnie Nwagi asabbalaza bakabasajja mu kiro, anyeenyeza entwingiri waaya ne zikuba saluti mu bikomera by’empale appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "VIDIYO! Winnie Nwagi asabbalaza bakabasajja mu kiro, anyeenyeza entwingiri waaya ne zikuba saluti mu bikomera by’empale"

Post a Comment