MUKOMYE OKWEPIKA! Alipoota eraze eddakiika omukazi yenna zeyetaaga okutuuka mu ntikko n’omusajja okumalamu akagoba

MUKOMYE OKWEPIKA! Alipoota eraze eddakiika omukazi yenna zeyetaaga okutuuka mu ntikko n’omusajja okumalamu akagoba

Abakugu mu nsonga z’omukwano mu ggwanga erya Bungereza, bakoze okunoonyereza ku nsonga z’okunyumya akaboozi wakati w’omusajja n’omukyala.

Okunoonyereza kulaga nti omusajja yenna yetaaga eddakiika mukaaga (6) zokka okumalamu akagoba bw’aba talina byakozesa omuli ebiragalaragala.

Ate omukyala yenna kimutwalira eddakiika 13 n’obutikitiki 25, okutuuka ku ntikko ng’ali mu kaboozi.

Okunoonyereza okwakoleddwa ku bakyala mukaaga (6), abakyala 5 baagambye nti batuuka ku ntikko wakati w’eddakika 5 ne 21 ate omukyala owomukaaga (6) yagambye nti tatuukangako ku ntikko mu bulamu bwe.

Abakazi 645 okuva mu mawanga 21 nga batemera mu myaka 30 be beetabye mu kunoonyereza kuno era nga bonna bafumbo era bangi bagambye batuuka mangu ku ntikko nga be bali mu mitambo omuli okuba waggulu ku musajja.

The post MUKOMYE OKWEPIKA! Alipoota eraze eddakiika omukazi yenna zeyetaaga okutuuka mu ntikko n’omusajja okumalamu akagoba appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "MUKOMYE OKWEPIKA! Alipoota eraze eddakiika omukazi yenna zeyetaaga okutuuka mu ntikko n’omusajja okumalamu akagoba"

Post a Comment