Waaya eyombedde mu mpale ya Gravity Omutujju, ekyana kisembeza vuvuzera ku ffulaayi y’empale nga kyewaddeyo
Omuyimbi Gravity Omutujju alaze nti y’omu ku bayimbi abalina talenti mu Uganda ate alina abawagizi ku myaka gyonna.
Ku Lwokutaano ekkiro, Gravity yabadde kira ku Mariana Gardens n’abayimbi abalala okuli Rema Namakula, Madio, Micheal n’abalala.
Gravity bwe yalinye ku siteegi, waliwo ekyana ekyalinnye ku siteegi era wakati mu kuzina bombi, waaya ya Gravity yayombedde mu mpale, ekyawadde abadigize enseko.
Last night in kira #ssimusango
Posted by GRAVITTY OMUTUJJU on Saturday, November 23, 2019
The post Waaya eyombedde mu mpale ya Gravity Omutujju, ekyana kisembeza vuvuzera ku ffulaayi y’empale nga kyewaddeyo appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "Waaya eyombedde mu mpale ya Gravity Omutujju, ekyana kisembeza vuvuzera ku ffulaayi y’empale nga kyewaddeyo"
Post a Comment