AMWABIZZA! Bebe Cool aleese bwiino lwaki ekibiina kya ‘Fire Base’ kyatandikibwawo, Bobi Wine amwambudde ku nsonga za Chameleone

AMWABIZZA! Bebe Cool aleese bwiino lwaki ekibiina kya ‘Fire Base’ kyatandikibwawo, Bobi Wine amwambudde ku nsonga za Chameleone

Omuyimbi Bebe Cool abikudde bannayuganda amaaso bw’awadde ensonga lwaki ekibiina kya ‘Fire Base’ kyatandikibwawo.

Bebe Cool agamba nti yali omu ku bantu abatandikawo Fire Base mu Ghetto e Kamwokya era y’emu ku nsonga lwaki Bobi Wine amutegeera bulungi nnyo.

Agamba nti obutakaanya wakati wa Bobi Wine ne Dr. Jose Chameleone nga bakatandika okuyimba, mu mbeera eyo, “nze Bebe Cool nayambako Bobi Wine okutandikawo ebibiina kya Fire Base okusobola okulwanyisa Chameleone mu kuyimba“.

The post AMWABIZZA! Bebe Cool aleese bwiino lwaki ekibiina kya ‘Fire Base’ kyatandikibwawo, Bobi Wine amwambudde ku nsonga za Chameleone appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "AMWABIZZA! Bebe Cool aleese bwiino lwaki ekibiina kya ‘Fire Base’ kyatandikibwawo, Bobi Wine amwambudde ku nsonga za Chameleone"

Post a Comment