VIDIYO! Zizino ensonga 4 lwaki Cindy omukisa yaguwadde Omuzannyi wa firimu Atiku okuzanyisa vuvuzera ye n’okumuwonya okumuliira ku bbanja
Kyaddaki omuyimbi Cinderella Sanyu amanyikiddwa nga Cindy alaze nti omusajja ali ku mutima gwe era ye musajja yekka alina omukisa mu kiseera kino okumuwa omukwano.
Cindy agamba nti alina emyaka 34 mbu yazaalibwa nga 28, August, 1985 kyokka bwe yabadde mu kifo ekimu ekisanyukirwamu, Omuzannyi wa firimu Joel Okuyo Atiku yamusabye obufumbo.
Abamu ku mikwano gya Cindy batuwadde ezimu ku nsonga lwaki Cindy ali mu laavu ne Atiku.
1 – Talenti. Atiku musajja alina talenti kuba y’omu mu Uganda abazannya firimu era alabikidde mu firimu ez’enjawulo omuli The Mercy of the Jungle’, ‘The Bad Mexican’, ‘November Tear’, ‘Battle of the Souls’, ‘I am Slave’, ‘Kony: Order from Above’ne Queen of Katwe.
2 – Musajja Muyivu. Bba wa Cindy Atiku y’omu ku basomesa ku yunivasite ya Uganda Christian University (UCU) era yasoma Social Science ku yunivasite y’e Mukono.
The post VIDIYO! Zizino ensonga 4 lwaki Cindy omukisa yaguwadde Omuzannyi wa firimu Atiku okuzanyisa vuvuzera ye n’okumuwonya okumuliira ku bbanja appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "VIDIYO! Zizino ensonga 4 lwaki Cindy omukisa yaguwadde Omuzannyi wa firimu Atiku okuzanyisa vuvuzera ye n’okumuwonya okumuliira ku bbanja"
Post a Comment