LABA SIGINO! Wuuno omuwala asindikidde Kenzo vidiyo ng’ali bukunya, alaze nti mwetegefu okugimuwa
Wuuno omuwala asindikidde omuyimbi Eddy Kenzo vidiyo ng’azina oluyimba olukutte akati ensangi zino olwa ‘Tweyagale’ kyokka ekyewunyisa mu vidiyo alaze nti talina kutya wadde ensonyi.
Mu vidiyo, omuwala alaga nti ategeera omuziki ate alaze nti oluyimba lwa Kenzo lumukolera nnyo okufuna essannyu kuba alina talenti y’okuzina.
Akutte vidiyo ng’anaaba nga yenna ali bwereere, ekiraga nti alina ebigendererwa eby’enjawulo omuli n’okwepikira waaya ya Kenzo kuba mu kiseera kino talina mukyala oluvanyuma lwa Rema Namakula okumusuulawo ng’afunye omusajja omulala Dr. Hamzah Ssebunya.
Ku mukutu ogwa Instagram, Kenzo alaze nti omuwala amutegeera bulungi era amwanukudde, “Naye banange mwana gwe va mu bathroom“.
The post LABA SIGINO! Wuuno omuwala asindikidde Kenzo vidiyo ng’ali bukunya, alaze nti mwetegefu okugimuwa appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "LABA SIGINO! Wuuno omuwala asindikidde Kenzo vidiyo ng’ali bukunya, alaze nti mwetegefu okugimuwa"
Post a Comment