Jazmine yefungudde okulaga ebintu ng’agikutteko n’assa abavubuka amabbabbanyi, akooye omuddaala gw’abanoonya

Jazmine yefungudde okulaga ebintu ng’agikutteko n’assa abavubuka amabbabbanyi, akooye omuddaala gw’abanoonya

Omuyimbi Lydia Jazmine alaze nti y’omu ku bakyala abayimbi abalina omubiri omulungi abasikiriza abasajja mu mbeera zonna.
Jazmine agamba nti alina emyaka 29 era y’omu ku bayimbi abakyala abayimirizaawo ekisaawe ky’okuyimba olw’ennyimba ze omuli Ebintu Byange, Masuuka n’endala.

Mungeri y’okulaga nti alina omubiri omulungi, atadde ekifaananyi ku mukutu ogwe ogwa Instagram nga yefungudde ku lubuto okulaga ebintu n’okusingira ddala ekkundi n’assa abavubuka amabbabbanyi.

 

The post Jazmine yefungudde okulaga ebintu ng’agikutteko n’assa abavubuka amabbabbanyi, akooye omuddaala gw’abanoonya appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Jazmine yefungudde okulaga ebintu ng’agikutteko n’assa abavubuka amabbabbanyi, akooye omuddaala gw’abanoonya"

Post a Comment