Eddy Kenzo ali mu maziga, Gavumenti emugaanye okudda mu Uganda lwa Coronavirus, bannayuganda bamutabukidde
Omuyimbi Eddy Kenzo y’omu ku bannayuganda abali mu maziga olwa Gavumenti okumulemesa okudda mu Uganda.
Akawungeezi k’olunnaku olw’eggulo, Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni yaggadde ensalo zonna eziyingira Uganda n’ennyonyi zonna ezitambuza abantu okuva mu nsi z’ebweru zaayimiriziddwa olw’okutangira abantu okuyingiza mu Uganda ekirwadde ki Covid-19 ekisasanyizibwa akawuka ka Corona virus.
Kenzo agamba nti, “So I’m not allowed to come back home‘.
The post Eddy Kenzo ali mu maziga, Gavumenti emugaanye okudda mu Uganda lwa Coronavirus, bannayuganda bamutabukidde appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "Eddy Kenzo ali mu maziga, Gavumenti emugaanye okudda mu Uganda lwa Coronavirus, bannayuganda bamutabukidde"
Post a Comment