VIDIYO! Zuena alaze ekimufudde omukyala ow’enjawulo mu bulamu bwa Bebe Cool, asoomozeza waaya z’abasajja

VIDIYO! Zuena alaze ekimufudde omukyala ow’enjawulo mu bulamu bwa Bebe Cool, asoomozeza waaya z’abasajja

Mukyala wa Bebe Cool, Zuena Kirema alaze nti mukyala wanjawulo nnyo mu bulamu bwa Bebe Cool era ye mukyala omutuufu agwanidde okuba eky’okulabirako mu bakyala abalala.
Mu Uganda, Bebe Cool y’omu ku bayimbi abalina abakyala abamanyikiddwa, amuzaalidde abaana ate mukyala we Zuena y’omu ku bakyala abakoze ebintu eby’enjawulo okwekuumira ku mutindo.

Zuena asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram, mu vidiyo, okulaga ffiga y’omukyala omutuufu n’okulaga lwaki bba Bebe Cool mwetegefu okumulwanirira.

View this post on Instagram

Mama wa abaana 😉

A post shared by Zuena Kirema (@zuena_kirema) on

The post VIDIYO! Zuena alaze ekimufudde omukyala ow’enjawulo mu bulamu bwa Bebe Cool, asoomozeza waaya z’abasajja appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "VIDIYO! Zuena alaze ekimufudde omukyala ow’enjawulo mu bulamu bwa Bebe Cool, asoomozeza waaya z’abasajja"

Post a Comment