Omuyimbi Bruno K akooye okuswala, abuulidde Faridah Nakazibwe owa NTV amazima lwaki mukyala wanjawulo nnyo ku bakyala abalala, amuwadde ensonga 3

Omuyimbi Bruno K akooye okuswala, abuulidde Faridah Nakazibwe owa NTV amazima lwaki mukyala wanjawulo nnyo ku bakyala abalala, amuwadde ensonga 3

Kyaddaki omuyimbi Kiggundu Bruno amanyikiddwa nga Bruno K awadde ensonga 3 lwaki munnamawulire Faridah Nakazibwe owa NTV mukyala wanjawulo nnyo ku bakyala abalala mu ggwanga Uganda.

Enkya ya leero, Bruno K abadde ku Pulogulamu ‘Mwasuze Mutya‘ ku NTV ne Nakazibwe era bw’abadde ayogera ku nsonga z’omukwano, alaze nti waliwo omukyala eyamulekawo n’afumbirwa omusajja omulala era y’emu ku nsonga lwaki yakoowa abawala abalungi ennyo n’abawala abato.

The post Omuyimbi Bruno K akooye okuswala, abuulidde Faridah Nakazibwe owa NTV amazima lwaki mukyala wanjawulo nnyo ku bakyala abalala, amuwadde ensonga 3 appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Omuyimbi Bruno K akooye okuswala, abuulidde Faridah Nakazibwe owa NTV amazima lwaki mukyala wanjawulo nnyo ku bakyala abalala, amuwadde ensonga 3"

Post a Comment