Essaawa eno ndi mu muudu ya Ssebunya yekka, tombulira bya Kenzo bikadde, Rema alaze lwaki musanyufu nnyo mu bufumbo

Essaawa eno ndi mu muudu ya Ssebunya yekka, tombulira bya Kenzo bikadde, Rema alaze lwaki musanyufu nnyo mu bufumbo

Omuyimbi Rema Namakula alaze nti mu kiseera kino ye ali mu laavu ne bba Dr. Hamzah Ssebunya, ebya Eddy Kenzo wadde yamuzaalamu omwana, tayagala kubiwuliza.

Rema yali mu ddya ddya lya Kenzo emyaka ettaano (5) era yamuzaalira omwana omu yekka kyokka omwaka oguwedde ogwa 2019, yalaga nti alina omusajja omulala Dr. Ssebunya era yamutwala mu bazadde okumwanjula nga 14, November, 2019 e Nabbingo ku lwe Masaka.

Eddoboozi lya Rema

The post Essaawa eno ndi mu muudu ya Ssebunya yekka, tombulira bya Kenzo bikadde, Rema alaze lwaki musanyufu nnyo mu bufumbo appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Essaawa eno ndi mu muudu ya Ssebunya yekka, tombulira bya Kenzo bikadde, Rema alaze lwaki musanyufu nnyo mu bufumbo"

Post a Comment