Omuyimbi Ceaserous azuukidde mu 2020, afulumizza ekyasi ky’oluyimba ne vidiyo
Kyaddaki omuyimbi wa dancehall Solomon Sentongo amanyikiddwa nga Ceaserous azuukidde mu 2020 mu kisaawe ky’okuyimba oluvanyuma lwe bbanga nga takyawulikika mu nsiike.
Ceaserous afulumizza oluyimba ‘Telephone Call’ ssaako ne vidiyo era mu nnaku 2 zokka, lukubwa ku mikutu egy’amannyi.
Ceaserous agamba nti alina esuubi okuddamu okuvuganya mu kisaawe ky’okuyimba kuba y’omu ku bayimbi mu Uganda abalina talenti y’okuyimba n’eddoboozi ery’enjawulo ate ayimba bulungi.
Vidiyo y’oluyimba Telephone Call
The post Omuyimbi Ceaserous azuukidde mu 2020, afulumizza ekyasi ky’oluyimba ne vidiyo appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "Omuyimbi Ceaserous azuukidde mu 2020, afulumizza ekyasi ky’oluyimba ne vidiyo"
Post a Comment