Omukazi oba omuwala yenna ng’alina obwoya ku mubiri muka mu kaboozi, Ssenga awadde ensonga

Omukazi oba omuwala yenna ng’alina obwoya ku mubiri muka mu kaboozi, Ssenga awadde ensonga

Kyaddaki Ssenga Kawomera alaze lwaki abasajja ennaku zino begumbulidde okunoonya abakyala abalina obwoya mu mubiri.

Ssenga Kawomera agamba nti abakyala abalina obwoya baka nnyo mu kaboozi kuba baba balina ebbugumu lingi mu mibiri, emu ku mpagi ewa abasajja essannyu mu kisenge.

Bw’abadde ayogerako naffe, Ssenga Kawomera agamba nti, “abakyala abalina obwoya ebiseera ebisinga, tebeetaaga kutegeka kumala bbanga ddene nga tebannakwata muliro. Kubanga obwoya buno ku mibiri gyabwe bubawa enkizo y’okuba n’ebbugumu okukamala”.

Ssenga Kawomera agamba nti n’omukutu ogwa ‘Why You Need To Have Sex With A Hairy Person’, gulaga nti omukyala alina obwoya asukkulumye ku balala.

“Omukyala ng’alina obwoya, bw’agezaako okusaawa ebitundu bye kyama, obuddo bubanga obusaggule, bumera ne busakaatira okukamala. Kino kiwa empombo zaabwe okuba nga tezisogonyoka mangu ne bwaba ng’amazeemu akaboozi kuba alina ebbugumu erimala okwekuuma” Ssenga Kawomera.

Ssenga Kawomera agamba nti buli mukyala yenna alina ebbugumu singa  atuuka okwegatta n’omusajja yenna kyokka singa aba n’obwoya ku mubiri, kiyitirira.

The post Omukazi oba omuwala yenna ng’alina obwoya ku mubiri muka mu kaboozi, Ssenga awadde ensonga appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Omukazi oba omuwala yenna ng’alina obwoya ku mubiri muka mu kaboozi, Ssenga awadde ensonga"

Post a Comment