Kyaddaki MC Kats abikudde ebyama ku bulamu bwe nti mu Africa akwata kisooka, alaze lwaki Fille tayinza kumusuulawo wadde mulwadde

Kyaddaki MC Kats abikudde ebyama ku bulamu bwe nti mu Africa akwata kisooka, alaze lwaki Fille tayinza kumusuulawo wadde mulwadde

Munnamawulire Edwin Katamba amanyikiddwa nga MC Kats ebikudde ekyama ku bikwata ku bulamu bwe oluvanyuma lw’okulangirira nti alina akawuka akaleeta mukenenya ku nkomerero y’omwaka oguwedde ogwa 2019.

Omwaka 2020, Mc Kats agutandikidde mu ggiya okulaga bannayuganda nti musajja wanjawulo nnyo wadde mu kiseera kino omubiri gunafuye olw’obulwadde.

 

The post Kyaddaki MC Kats abikudde ebyama ku bulamu bwe nti mu Africa akwata kisooka, alaze lwaki Fille tayinza kumusuulawo wadde mulwadde appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Kyaddaki MC Kats abikudde ebyama ku bulamu bwe nti mu Africa akwata kisooka, alaze lwaki Fille tayinza kumusuulawo wadde mulwadde"

Post a Comment