Kyaddaki Kenzo ayogedde ekintu ekimuwa essannyu mu bulamu bwe, eby’okunyumya akaboozi n’okugikwatako sibyaliko
Kyaddaki Omuyimbi Eddy Kenzo alaze ekintu ekiyinza okuwa omuntu yenna essannyu n’okutandiika omwaka gunno ogwa 2020.
Kenzo agamba nti omuntu okufuna essannyu, alina okukomya okwegerageranya n’abantu abalala abali obulungi.
Mungeri y’emu akubirizza abantu okujjumbira okukola kuba kigenda kuyamba nnyo abantu okukyusa embeera zaabwe.
Kenzo asobodde okweyambisa omukutu ogwa Instagram okuwa abawagizi be amagezi ku nsonga y’okwekulakulanya mu bulamu bwabwe, “Happeness is found when you stop comparing your self to other people 2020 work yeka‘.
Ebigambo bya Kenzo biraga nti eby’okunyumya akaboozi n’okugikwatako sibyaliko wabula alina kunoonya ssente.
The post Kyaddaki Kenzo ayogedde ekintu ekimuwa essannyu mu bulamu bwe, eby’okunyumya akaboozi n’okugikwatako sibyaliko appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "Kyaddaki Kenzo ayogedde ekintu ekimuwa essannyu mu bulamu bwe, eby’okunyumya akaboozi n’okugikwatako sibyaliko"
Post a Comment