Eddy Kenzo afulumizza ekiwandiiko ekikambwe ku bulamu bwe, ayogedde amazima okwejjako ebirowoozo mu 2020 n’okwerabira ebizibu bya Rema

Eddy Kenzo afulumizza ekiwandiiko ekikambwe ku bulamu bwe, ayogedde amazima okwejjako ebirowoozo mu 2020 n’okwerabira ebizibu bya Rema

Omuyimbi Eddy Kenzo ekikwata ku mwaka 2019 engeri gye gutambuddemu okuva nga 1, Janwali, 2019 okutuusa nga 31, Janwali, 2019.

Kenzo agamba nti omwaka 2019 agufuniddemu ebirungi bingi nnyo n’ebizibu bingi ebyekiise mu kkubo lye.

Ebimu ku birungi agambye nti asobodde okugenda okulamaga e Mekka, okujjaguza emyaka 10 mu kisaawe ky’okuyimba era asiimye abawagizi be abamukiririzaamu mu mbeera yonna.

Mungeri y’emu agambye nti mu 2019 asobodde okulumya ennyimba ezimufudde omuntu ow’enjawulo mu Uganda n’ensi z’ebweru.
Kenzo asabye Omutonzi omwaka 2020 okwongera okuwa abantu obulamu, essannyu, eddembe, enkolagana, laavu, obugagga, amagezi n’okutuukiriza ebiruubirirwa byabwe.

Mu kiwandiiko, alaze nti ali mu mbeera nungi olw’abantu okumubererawo oluvanyuma lwa mukyala we Rema Namakula okumusuulawo.
Alaze nti ebya Rema bikomye mu 2019, 2020 alina kutambuza bulamu bwe n’okwejjako ebirowoozo.

Mu kiwandiiko kya Kenzo agambye nti, “I wanna thank you Allah the most high for 2019 . thank you so much for keeping us alive and providing for us all.
I pray you continue to keep us alive and bless us with long life .
2019 has been both good and bad to me but I’m so thankful to The Almighty that he didn’t give up on me at any moment.Even in the darkest time he stood by me .

I wanna thank my dear fans for the love and support you’ve shown me this year, only God can pay you back . For my fans , family and friends that didn’t give up on me in a time when I needed you most Alhamudrillah , May Allah bless you always. Your forever my family .
This year I got the biggest blessing of my life when Weli Travels took me for Umrah in Mecca and Medina to visit the most holy and most peace giving place I’ve ever been to in my life . It’s a blessing and I pray you also get it this year InshaAllah. Thank you Weli Travels .

I celebrated 10yrs in the music business which was a dream come true and I’m so thankful to whoever came to celebrate me , I will never forget you .

I’ve released a number of songs that have worked both locally and internationally , I’ve performed both home and away, I’ve also lost alot and won alot still,all in the name Of Allah , I’m grateful.

May Allah The Most Powerful bless us this coming year with long life , happiness, Peace , Togetherness , love , wealth , good health and wisdom and a chance to meet our goals through blessing our hustles .

Expect new Music and Love always MashaAllah .

On behalf of Big Talent Entertainment, I wish you a very prosperous new year 2020. May Allah see us through.

Edrisah Kenzo Musuuza CEO BIG TALENT ENT“.

The post Eddy Kenzo afulumizza ekiwandiiko ekikambwe ku bulamu bwe, ayogedde amazima okwejjako ebirowoozo mu 2020 n’okwerabira ebizibu bya Rema appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Eddy Kenzo afulumizza ekiwandiiko ekikambwe ku bulamu bwe, ayogedde amazima okwejjako ebirowoozo mu 2020 n’okwerabira ebizibu bya Rema"

Post a Comment