Wuuno omusajja eyatwala embuzzi ya Rema amutabukidde, lwaki tewampise nga nakuyamba okusomesa okusinda omukwano, ayogedde eby’omu kisenge

Wuuno omusajja eyatwala embuzzi ya Rema amutabukidde, lwaki tewampise nga nakuyamba okusomesa okusinda omukwano, ayogedde eby’omu kisenge

Wuuno omusajja agamba nti yaliko mu laavu ne Rema Namakula era mbu yamugyako embuzzi yemulugunyizza obutamuyita ku mukolo.

Rema olunnaku olw’enkya ku Lwokuna nga 14, November, 2019 agenda kwanjula bba Dr. Hamzah Ssebunya mu bazadde e Nabbingo ku lwe Masaka.

Wabula wuuno omusajja agaanye okwatuukiriza amannya, agambye nti Rema yandibadde amujjukira mu kiseera kino kuba yakola nnyo okumuyigiriza okusinda omukwano mu ngeri y’okuwa omusajja essannyu.

Agamba nti, “Nze sinafuna kaadi ya mukolo gwa Rema kyokka yandibadde akimanya nti nze namugyako embuzzi nga muwala muto, yali talina kyamanyi ku nsonga z’omukwano era nga tuli mu kisenge, yalina ensonyi wadde yali muwala mulungi nnyo kyokka namutendeka bulungi ebikwata ku kwegatta n’omusajja kuba nali mwagala nnyo”.

Lwaki agaanye okwatuukiriza amannya, agambye nti,”Nze manyikiddwa nnyo mu ggwanga ate nina omukyala mu kiseera kino, sandyagadde bantu kuntegeera kuba kiswaza okuteeka ensonga z’omukwano mu lwatu wabula Rema yandibadde anzijukira kuba nze namugyako embuzzi okumuteekerateekera abasajja abalala“.

The post Wuuno omusajja eyatwala embuzzi ya Rema amutabukidde, lwaki tewampise nga nakuyamba okusomesa okusinda omukwano, ayogedde eby’omu kisenge appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Wuuno omusajja eyatwala embuzzi ya Rema amutabukidde, lwaki tewampise nga nakuyamba okusomesa okusinda omukwano, ayogedde eby’omu kisenge"

Post a Comment