Muwala wa Kenzo Aamal agaanye okuyita Hamzah Taata ku mukolo, amuwadde erinnya eritabudde Rema mu maaso ga Kkamera n’abagenyi

Muwala wa Kenzo Aamal agaanye okuyita Hamzah Taata ku mukolo, amuwadde erinnya eritabudde Rema mu maaso ga Kkamera n’abagenyi

Muwala wa Eddy Kenzo, Aamaal Musuuza alaze nti simwetegefu kufunayo kitaawe mulala wadde nnyina Rema Namakula olunnaku olw’eggulo, yayanjudde bba Dr. Hamzah Ssebunya mu bazadde e Nabbingo ku lwe Masaka.
Aamal alina emyaka 5 era y’omu ku baana ababuuzizza abagenyi wakati mu ssannyu okuva ku njuyi zombi olwa Rema ne Hamzah.
Wabula Aamal bwe yabadde awayamu naffe mu maaso ga kkamera yagaanye okuyita Hamzah taata wadde mu kiseera kino alina kumuyita taata kuba yatutte nnyina mu butongole era ng’omwana omulala yenna, yandibadde ayita Hamzah taata okusobola okumuwa ekitiibwa.

The post Muwala wa Kenzo Aamal agaanye okuyita Hamzah Taata ku mukolo, amuwadde erinnya eritabudde Rema mu maaso ga Kkamera n’abagenyi appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Muwala wa Kenzo Aamal agaanye okuyita Hamzah Taata ku mukolo, amuwadde erinnya eritabudde Rema mu maaso ga Kkamera n’abagenyi"

Post a Comment