Kyaddaki Dr Hamzah Sebunya ayogedde eddakiika omusajja omutuufu zaalina okumala mu kaboozi, Rema nga yesiimye, afunye omuntu abitegeera

Kyaddaki Dr Hamzah Sebunya ayogedde eddakiika omusajja omutuufu zaalina okumala mu kaboozi, Rema nga yesiimye, afunye omuntu abitegeera

Dr. Ssebunya Hamzah alabudde abavubuka okukomya okweyambisa ebintu byonna ebiyinza okubongera amaanyi mu kiseera nga bageenda okunyumya akaboozi.

Dr Ssebunya agamba nti okunoonyereza kulaga nti eddakiika 13 zimala bulungi nnyo omusajja yenna okusanyusa munne mu kikolwa n’okumutuusa ku ntiiko.

Mu ngeri y’emu agambye nti n’eddakika 5 ku musajja kirungi nnyo era kiraga nti asobola okuwa muganzi we essannyu.

Dr. Sebunya agamba nti okunoonyereza mu ggwanga erya America ne Canada kulaga nti eddakika emu (1) oba bbiri (2) ziba ntono nnyo ate eddakiika 3 ku 5 ziba ekyo nno kalekaleko ate eddakiika 7 ku 13 kiba kirungi nnyo ku musajja yenna.

Sebunya agamba nti abakyala okufuna abasajja abeyambisa ebiragalaragala okuwangalira mu kazannyo, y’emu ku nsonga lwaki ennaku zino obwenzi bweyongedde mu bafumbo kuba balina ekirowoozo ekigamba nti buli musajja yenna lina okuzannya eddakiika ezisukka mu 10, ekittattanye obufumbo n’abantu okwettanira ebyongeza amaanyi mu kisenge, ekintu eky’obulabe eri obulamu bwabwe,” MAXIMUM EXTREME RANGE OF SEX IS 13 MINUTES..​ for married men and women only. Stay away from Tramadol. Men Please, stop killing yourselves with aphrodisiacs (Sex Enhancing drugs). Depending on what side of the sex duration spectrum men fall on, an average of five minutes is good. But, according to a 2008 study of United States and Canadian sex therapists, sex that is “too short” lasts one to two minutes, “adequate” lasts three to five minutes, and some extreme condition is seven to 13 minutes. It seems that anything longer than ten minutes is unusual. So, why then has the issue of sex in marriages become a hard nut to crack”.

The post Kyaddaki Dr Hamzah Sebunya ayogedde eddakiika omusajja omutuufu zaalina okumala mu kaboozi, Rema nga yesiimye, afunye omuntu abitegeera appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Kyaddaki Dr Hamzah Sebunya ayogedde eddakiika omusajja omutuufu zaalina okumala mu kaboozi, Rema nga yesiimye, afunye omuntu abitegeera"

Post a Comment