Kenzo ali ku bikadde, Rema twongedde okusika ebiwaawo okukuuma ebbugumu mu vuvuzera ya Hamzah kuba alina okugikuuma ng’ebuguma ekkiro kya leero, Ssenga yewaanye

Kenzo ali ku bikadde, Rema twongedde okusika ebiwaawo okukuuma ebbugumu mu vuvuzera ya Hamzah kuba alina okugikuuma ng’ebuguma ekkiro kya leero, Ssenga yewaanye

Kyaddaki olunnaku mulindwa lutuuse, leero omuyimbi Rema Namakula okwanjula bba omuggya Dr. Hamzah Ssebunya mu bazadde e Nabbingo ku lwe Masaka.

Mu kiseera kino Rema yesuunga Hamzah okumwanjula mu bazadde ssaako n’abantu bonna ate ne Hamzah alinako bye yesuunga mu Rema.

Ku nsonga eyo, Ssenga Justine Nantume agamba nti Bassenga basobodde okukola omulimu gwabwe okutereeza Rema mu mbeera yonna.

Nantume agamba nti Eddy Kenzo ali ku bikadde nnyo kuba Rema akyuse nnyo, era Hamzah afunye omukyala atuukiridde mu byonna.

Mungeri y’emu agambye nti Kenzo abadde akimanyi nti Rema yakyalira bulungi ensiko kyokka tesobodde okuwawula ebintu byonna kuba kati mugole wa Hamzah.

The post Kenzo ali ku bikadde, Rema twongedde okusika ebiwaawo okukuuma ebbugumu mu vuvuzera ya Hamzah kuba alina okugikuuma ng’ebuguma ekkiro kya leero, Ssenga yewaanye appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Kenzo ali ku bikadde, Rema twongedde okusika ebiwaawo okukuuma ebbugumu mu vuvuzera ya Hamzah kuba alina okugikuuma ng’ebuguma ekkiro kya leero, Ssenga yewaanye"

Post a Comment