Zahara Toto ayogedde amazima lwaki ali mu laavu ne ‘Big Papa’, kino kye bayita omukwano n’okugumira omumonde gwa waaya

Zahara Toto ayogedde amazima lwaki ali mu laavu ne ‘Big Papa’, kino kye bayita omukwano n’okugumira omumonde gwa waaya

Mwanamuwala Zahara Toto eyali omuzinyi mu kibiina kya Chill Galz kati nga mukozi ku Sanyuka Tv abikudde ekyama lwaki ali mu laavu n’omusajja ye gw’ayita ‘Big Papa’.

Sabiti eno ku lunnaku Olwokusatu, Big Papa yawadde kabite we Toto kampyata  y’emmotoka ekika kya BMW, okulaga nti ssente weeri era mwetegefu okukyusa obulamu bwa mukyala we omuli okumuwonya embeera embi gy’alimu nga okulinya bodaboda buli lunnaku.



0 Response to "Zahara Toto ayogedde amazima lwaki ali mu laavu ne ‘Big Papa’, kino kye bayita omukwano n’okugumira omumonde gwa waaya"

Post a Comment