AUDIO! Kyaddaki Kenzo ayogedde engeri gye yali agenda okwetta lwa Rema ne Muzaata, alangiridde Kampeyini empya mu bwangu

AUDIO! Kyaddaki Kenzo ayogedde engeri gye yali agenda okwetta lwa Rema ne Muzaata, alangiridde Kampeyini empya mu bwangu

Kyaddaki Omuyimbi Edrisah Musuuza amanyikiddwa ng’omuyimbi Eddy Kenzo ayogedde amazima nti yali agenda kwetta olw’ebigambo bya Sheikh Nuhu Muzaata.

Eddy Kenzo agamba nti ebigambo bya Muzaata ku mukolo nga Dr. Hamza Ssebunya akyadde ewa ssenga wa Rema Namakula byamusanga ku kisaawe ky’ennyonyi ng’agenda mu ggwanga erya Colombia.

Kenzo agamba nti singa yalaba vidiyo ya Muzaata nga tali ku kisaawe, yali asobola bulungi nnyo okwetta.



0 Response to "AUDIO! Kyaddaki Kenzo ayogedde engeri gye yali agenda okwetta lwa Rema ne Muzaata, alangiridde Kampeyini empya mu bwangu"

Post a Comment