STOP YOUR PROVOKING MESSAGES IN MY INBOX! Dr. Hamza Ssebunya asobeddwa, alabudde musangi we okukomya okumutisatiisa

STOP YOUR PROVOKING MESSAGES IN MY INBOX! Dr. Hamza Ssebunya asobeddwa, alabudde musangi we okukomya okumutisatiisa

Dr. Hamza Ssebunya alabudde bannayuganda okukomya okubawoganira nga bali ku nguudo kuba kiviriddeko omugotteko gw’ebiduuka n’obubenje era bangi ku bantu bafunye obuvune.

Dr. Hamza agamba nti abantu balina okukimanya nti ‘King’ omutuufu ali mu laavu ne ‘Queen’ ate bali mu ssanyu mu kiseera kino.

Mungeri y’emu agambye nti waliwo abantu abamutisatiisa nga bamusindikira obubaka naye tewali ayinza kumuwangula, “Stop shouting for us on streets like Nursery kids, causing traffic and accidents innocent people harmed. Because you already know the True King is the One with the Queen . Check Mukyala Doctor’s smile we are happy more than ever. Stop your provoking messages in my inbox, concead the irreversible defeat”.



0 Response to "STOP YOUR PROVOKING MESSAGES IN MY INBOX! Dr. Hamza Ssebunya asobeddwa, alabudde musangi we okukomya okumutisatiisa"

Post a Comment