LABA WORK! Bibiino ebifaananyi 10 ebifuula Omuyimbi Nwagi omukyala ow’enjawulo mu kusabbalaza abasajja, Chozen Blood tomunenya

LABA WORK! Bibiino ebifaananyi 10 ebifuula Omuyimbi Nwagi omukyala ow’enjawulo mu kusabbalaza abasajja, Chozen Blood tomunenya

Mu Uganda, omuyimbi Winnie Nwagi y’omu ku bakyala abeegumbulidde okusabbalaza abasajja olw’engeri gy’ayambalamu.

Ku ntandikwa y’omwaka guno, mukwano gwa Nwagi, omuyimbi Chozen Blood yavaayo ku bigambibwa nti ali mu laavu ne Nwagi.
Chozen agamba nti wadde Nwagi mukwano gwe, mukyala mulungi nnyo era buli musajja amwegomba kuba mukyala alabika bulungi nnyo.

Leero tukuletedde ebifaananyi 10 ebiraga Nwagi yani?

The post LABA WORK! Bibiino ebifaananyi 10 ebifuula Omuyimbi Nwagi omukyala ow’enjawulo mu kusabbalaza abasajja, Chozen Blood tomunenya appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "LABA WORK! Bibiino ebifaananyi 10 ebifuula Omuyimbi Nwagi omukyala ow’enjawulo mu kusabbalaza abasajja, Chozen Blood tomunenya"

Post a Comment