ANTI WAAYA! Wuuno omuyizi wa yunivaasite afulumizza ‘List’ y’abasajja abakubye mu vuvuzera ye n’omutwe ate nga mulwadde wa siriimu, laba okuswala

ANTI WAAYA! Wuuno omuyizi wa yunivaasite afulumizza ‘List’ y’abasajja abakubye mu vuvuzera ye n’omutwe ate nga mulwadde wa siriimu, laba okuswala

Kyaddaki omuwala Akunava the First afulumizza ‘List’ y’abasajja abayinza okuba nga balwadde ba siriimu mu kiseera kino oluvanyuma lw’okwebaka nabo.

Nga 13, August, 2020, Akunava the First ng’asinzira ku Face Book, yategeeza nti abadde asinda omukwano n’abasajja ab’enjawulo nga tewali ayambadde Kondomu, era bangi bayinza okuba ng’abalwadde mu kiseera kino kuba naye alina siriimu.

Alaze nti abadde yakegatta n’abasajja abasukka mu 500 omuli abayizi ku yunivaasite ez’enjawulo n’okusingira ddala mu ggwanga erya Kenya, abasuubuzi mu East Africa, abasajja abafumbo, abasomesa n’abalala era abawadde amagezi okugenda okwekebeza omusaayi.

Akunava kitegerekese nti munnansi wa Kenya era agamba nti ‘List’ agifulumizza okuyamba abasajja okufuna obujanjabi nga bukyali okusinga okulinda omubiri okunafuwa.

The post ANTI WAAYA! Wuuno omuyizi wa yunivaasite afulumizza ‘List’ y’abasajja abakubye mu vuvuzera ye n’omutwe ate nga mulwadde wa siriimu, laba okuswala appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "ANTI WAAYA! Wuuno omuyizi wa yunivaasite afulumizza ‘List’ y’abasajja abakubye mu vuvuzera ye n’omutwe ate nga mulwadde wa siriimu, laba okuswala"

Post a Comment