BAMBI! Taata myaka 50 asobezza ku muwala we myaka 13, yewozezaako ‘munsonyiwe sitaani y’ankemye’

BAMBI! Taata myaka 50 asobezza ku muwala we myaka 13, yewozezaako ‘munsonyiwe sitaani y’ankemye’

Poliisi ekutte abantu 5 ku misango gy’okusobya ku baana abato MU ssaaza lye Osun mu ggwanga erya Nigeria.

Abakwate mwe muli ne Adeleye Fayemiwo myaka 50 nga yakwattiddwa lwa kusobya ku muwala we myaka 13.

Okusinzira kw’addumira Poliisi mu ssaaza lye Osun Undie Adie, Fayemiwo ne banne 4 baakwattiddwa oluvanyuma lw’okufuna obujjulizi.

Abalala abakwate kuliko Oyerinde Oyeniyi ku by’okusobya ku mwana myaka 11, Isiaka Adeyounbo lwa kusobya ku mwana myaka 16, Eronse Balat ku mwana myaka 13.

The post BAMBI! Taata myaka 50 asobezza ku muwala we myaka 13, yewozezaako ‘munsonyiwe sitaani y’ankemye’ appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "BAMBI! Taata myaka 50 asobezza ku muwala we myaka 13, yewozezaako ‘munsonyiwe sitaani y’ankemye’"

Post a Comment