AUDIO ENKAMBWE! Kyaddaki Daddy Andre ayogedde amazima ku by’okugaanza abayimbi abato mu situdiyo, ‘tosobola kugyawo nature’
Kyaddaki Polodyusa w’ennyimba Daddy Andre yewozezaako ku bigambibwa nti alina omuze gw’okugaanza abayimbi abato mu situdiyo.
Sabiti eno yokka, abayimbi abato okuli Nadia Rania ne Amber Christ Movie bavuddeyo nga bagamba nti balina obujjulizi ku ngeri Andre gye yabasaba akaboozi okusobola okukola ku nsonga zaabwe.
Nadia agamba nti Andre yagaana n’okwetaba mu vidiyo y’oluyimba ‘Gwe Aliko’ kuba yagaana okwegatta naye.
Ate Amber agamba nti Andre yamukozesa mu situdiyo nga talina kondomu n’okumugyako obukadde 3 okukola ku luyimba lwe era essaawa yonna ayinza okumutwala mu mbuga z’amateeka.
Eddoboozi lya Andre
The post AUDIO ENKAMBWE! Kyaddaki Daddy Andre ayogedde amazima ku by’okugaanza abayimbi abato mu situdiyo, ‘tosobola kugyawo nature’ appeared first on Galaxy FM 100.2.
0 Response to "AUDIO ENKAMBWE! Kyaddaki Daddy Andre ayogedde amazima ku by’okugaanza abayimbi abato mu situdiyo, ‘tosobola kugyawo nature’"
Post a Comment