Kyaddaki Kenzo ebikudde ekyama lwaki yagaana okugula ennyumba e Mali oluvanyuma lwa Rema okumusuulawo, abawagizi be bakulukuse amaziga olw’ebigambo

Kyaddaki Kenzo ebikudde ekyama lwaki yagaana okugula ennyumba e Mali oluvanyuma lwa Rema okumusuulawo, abawagizi be bakulukuse amaziga olw’ebigambo

Kyaddaki Omuyimbi Eddy Kenzo abikudde ekyama lwaki yagaana okugula ennyumba mu ggwanga erya Mali wadde yali alina obusoobozi.
Kenzo agamba nti bwe yali mu kibuga Bamako mu ggwanga erya Mali, munnamawulire yamusaba agule ennyumba mu ggwanga lyabwe nga bagamba nti alina kuba muntu wabwe era baali bamwagala nnyo.

Mukwanukula, Kenzo agamba nti yabategeeza nti naye nnyo ayagala nnyo bannansi be ggwanga erya Mali ne ggwanga kyokka yali alina pulaani ez’enjawulo mu Uganda kuba munnayuganda. Yategeeza munnamawulire okukyalira ku Uganda kuba Eddy Kenzo mwangu kumusisinkana.
Kenzo agamba nti ayagala nnyo eggwanga lye Uganda era alina Pulaani ez’enjawulo mu ggwanga lye.

Ku Face Book, Kenzo agambye nti, “I remember when i was in Bamako, a Journalist asked me to buy a house in Mali and start living there because they believed I was there own as they had soo much love for me. He was
like man, we love you so much. I told him I love you more, you’re my people and it’s true that I’m your own, I love this country. But I have many plans for Uganda you know my name is Uganda, just visit Uganda you will see Eddy Kenzo any time any day, Ive got so many plans for Uganda and this is just the beginning Inshallah. I love my country Uganda, from the bottom of my heart 256 forever

Kenzo bwe yali mu Bamako

The post Kyaddaki Kenzo ebikudde ekyama lwaki yagaana okugula ennyumba e Mali oluvanyuma lwa Rema okumusuulawo, abawagizi be bakulukuse amaziga olw’ebigambo appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "Kyaddaki Kenzo ebikudde ekyama lwaki yagaana okugula ennyumba e Mali oluvanyuma lwa Rema okumusuulawo, abawagizi be bakulukuse amaziga olw’ebigambo"

Post a Comment