BIZUUSE! Bibiino ebyama lwaki Rema yakomezawo Chris Evans ku siteegi, alaze lwaki Kenzo yasubwa omukyala omutuufu

BIZUUSE! Bibiino ebyama lwaki Rema yakomezawo Chris Evans ku siteegi, alaze lwaki Kenzo yasubwa omukyala omutuufu

Abawagizi b’omuyimbi Rema Namakula balaze lwaki omuyimbi waabwe yakomezaawo Chris Evans ku siteegi.

Okuva sabiti ewedde, wabaddewo okusika omuguwa wakati wa Rema ne Evans mu kisaawe ky’okuyimba olwa Evans okusaba Rema okumwetondera mu lwatu.

Evans agamba nti Rema okwagala okumugoba ku siteegi mu Kansati ku Hotel Africana ku Valentayine, yamuswazizza nnyo era alina okumwetondera.

lorianne_amour – “Remah u are indeed a wise young woman after all that this man did to u you still sang with him again I love you sis”.

Matendopeace – “I would give everything to see you two sing again…. In love with the sense of humor and how u dealt with the issue… More blessings”.

Kizito_roxy – “Thank you Rema for getting back to kaweesi”.

Wa_mmy – “If u know what is good u two have another duo it will be massive”.

The post BIZUUSE! Bibiino ebyama lwaki Rema yakomezawo Chris Evans ku siteegi, alaze lwaki Kenzo yasubwa omukyala omutuufu appeared first on Galaxy FM 100.2.



0 Response to "BIZUUSE! Bibiino ebyama lwaki Rema yakomezawo Chris Evans ku siteegi, alaze lwaki Kenzo yasubwa omukyala omutuufu"

Post a Comment